Lwakukiriza

Rowenah Birungi

0 fans

Rowenah Birungi


4:53

 Watch: New Singing Lesson Videos Can Make Anyone A Great Singer

Huuuu uuu uuu
Tutayizibwa eluuyi n'eluuyi
Tunyigirizibwa tweralikirira
Tuyiganyizibwa era tumeggebwa
Naye tetuzikirira
Omuntu waffe ow'okungulu
Alabika nga agwaawo
Naye ono ow'omunda
Afuuka mujja bulijjo
Bulijjo.....oooh
Lwakukiriza
Ssi lwakulaba
Ebirabika byakiseera
Sibyaluberera
Ooh lwakukiriza
Ssi lwakulaba
Ebirabika byakiseera
Sibyaluberera
Kyetuva tulema okudirira
Okukola ebisaana
Tetukoowanga kuba
Tulina kyetukolerera
Ky'ekitiibwa ekizitowa
Kiri ekyoluberela...aaah
Kyeyasubiza (kyeyasubiza)
Eky'emirembe
N'emirembee... (n'emirembe..eeeh)
Lwakukiriza
Ssi lwakulaba... (ssi lwakulaba...)
Ebirabika byakiseera
Sibyaluberera
Ooh ooh oh
Lwakukiriza.. (lwakukiriza...)
Ssi lwakulaba... (ssi lwakulaba...)
Ebirabika byakiseera...
Sibyaluberera...
Ooh ooh tokoowa nga... (tokoowa nga...)
Todirira nga... (todirira nga...)
Suubira mu Katonda
Anakuyamba
Ooh ooh tokoowa nga... (tokoowa nga...)
Todirira nga... (todirira nga...)
Suubira mu Katonda...
Anakuyamba....aaah aaah
Lwakukiriza
Ssi lwakulaba
Ebirabika byakiseera
Sibyaluberera... aah aaaah aaah
Lwakukiriza
Ssi lwakulaba...aaah aaah
Ebirabika byakiseera
Sibyaluberera... aaaah aaah
Sibyaluberera... aah aah aaaah aah aaaah
Sibyaluberera... aaaah aaah

 Become A Better Singer In Only 30 Days, With Easy Video Lessons!

Written by: Rowena Birungi

Lyrics © DistroKid

Lyrics Licensed & Provided by LyricFind

Discuss the Lwakukiriza Lyrics with the community:

0 Comments

    Citation

    Use the citation below to add these lyrics to your bibliography:

    Style:MLAChicagoAPA

    "Lwakukiriza Lyrics." Lyrics.com. STANDS4 LLC, 2024. Web. 30 May 2024. <https://www.lyrics.com/lyric-lf/11183904/Rowenah+Birungi/Lwakukiriza>.

    Missing lyrics by Rowenah Birungi?

    Know any other songs by Rowenah Birungi? Don't keep it to yourself!

    Browse Lyrics.com

    Quiz

    Are you a music master?

    »
    Nights In White Satin was a 1967 hit for which band?
    A The Yardbirds
    B The Moody Blues
    C The Rolling Stones
    D The Doors

    Free, no signup required:

    Add to Chrome

    Get instant explanation for any lyrics that hits you anywhere on the web!

    Free, no signup required:

    Add to Firefox

    Get instant explanation for any acronym or abbreviation that hits you anywhere on the web!

    Rowenah Birungi tracks

    On Radio Right Now

    Loading...

    Powered by OnRad.io


    Think you know music? Test your MusicIQ here!