Ye Ggwe Ansingira
Ablaze the Finest
The easy, fast & fun way to learn how to sing: 30DaySinger.com
Ye ggwe ansingira abangi Mukama oli wala Kyenvudde ngera akadde nkusinze ongabirira Kabaka nkusaba osiime saddaaka eno gyendeese Emmeeme emenyese wang'amba tojigayenga Ye ggwe ansingira abangi Mukama oli wala Kyenvudde ngera akadde nkusinze ongabirira Kabaka nkusaba osiime saddaaka eno gyendeese Emmeeme emenyese wang'amba tojigayenga Emirembe gyompadde obukuumi bwompadde Ekigambo kyondiisa olugendo lwondeese Bwendowooza gyontwala nga ndaba ne byoleeta Ondaga ekisa nsinze nga ntegeera gwensinza Onnyamba n'ontaasa nga nsing'aanye ebintiisa Onnambuula n'onfaako nga nsiitaana n'ebyensi Nze nnaakwesiganga nnyo onsingidde n'anzaala Nze nsaba abakwegaana bandabe nga bwonkyusa Lwempabye ne lwenkyamye ontereeza nentuuka Lwa ndagaano mw'ontadde omponya okuweebuuka Lwenneezooba n'olumbe oba bantu abanteeka Nze ontengudde n'emmeeme nze nkusuuta nenkeesa!
Become A Better Singer In Only 30 Days, With Easy Video Lessons!
Citation
Use the citation below to add these lyrics to your bibliography:
Style:MLAChicagoAPA
"Ye Ggwe Ansingira Lyrics." Lyrics.com. STANDS4 LLC, 2025. Web. 18 Mar. 2025. <https://www.lyrics.com/lyric-lf/7169511/Ablaze+the+Finest/Ye+Ggwe+Ansingira>.
Discuss the Ye Ggwe Ansingira Lyrics with the community:
Report Comment
We're doing our best to make sure our content is useful, accurate and safe.
If by any chance you spot an inappropriate comment while navigating through our website please use this form to let us know, and we'll take care of it shortly.
Attachment
You need to be logged in to favorite.
Log In